Victor Ruz – Kikomando Lyrics

Are You Searching Victor Ruz – Kikomando Lyrics? You can read &Sing Victor Ruz – Kikomando Lyrics here. More than 10m Song Lyrics Available. Search Now…

Victor Ruz – Kikomando Lyrics

Listen online

Victor Ruz

Oli kawoowo onkolera
Ondi ku bwongo omeketa
Nkulowooza nnyo simanyi
Oba gy’oli ondowoozaako my love
Onsuuliridde nnyo wabula
Bimuli byatandise okalira
Nkusaba okyame owalira
Omutima ogulumya nnyo ntagala
Abantu baatandise olokopya (aah baatandise)
Nti osanga watandise okeberwa (wabitandise ebyo)
Obuvubuka bw’eyo
Obw’eyo nga wansudde eyo

Nakoowa ebikomando
Ebikomando since am ever lonely
Njagala love story
Njagala love story
Nakoowa ebikomando
Ebikomando since am ever lonely
Njagala love story
Njagala love story

Baby, I swear I go fight for your love
You’re my queen am your king that’s enough
I know you’re awesome and sweet you nuh drug
Baby, I wanna kiss you for life

Ng’enjuba egudde empewo ng’ekunta
Nga nemereddwa okuloota
Nga n’otulo twakunoonya
Olwo wemanyira nti netaaga sweta
Oneetegerezza nnyo baaba
Yegwe specimen nze painter
Nkalubye lwakuba I wanna know you
And am in love with my girl
Na buli gye mbeera mpulira
Njagala ombeereko nearby
Omukwano gulinga ogutaliimu romance
I need your romance

Nakoowa ebikomando
Ebikomando since am ever lonely
Njagala love story
Njagala love story
Nakoowa ebikomando
Ebikomando since am ever lonely
Njagala love story
Njagala love story

Baby, I swear I go fight for your love
You’re my queen am your king that’s enough
I know you’re awesome and sweet you nuh drug
Baby, I wanna kiss you for life

Abantu baatandise olokopya (aah baatandise)
Nti osanga watandise okeberwa (wabitandise ebyo)
Obuvubuka bw’eyo
Obw’eyo nga wansudde eyo
Nakoowa ebikomando
Ebikomando since am ever lonely
Njagala love story
Njagala love story

Nakoowa ebikomando
Ebikomando since am ever lonely
Njagala love story
Njagala love story x 3

Baby, I swear I go fight for your love
You’re my queen am your king that’s enough
I know you’re awesome and sweet you nuh drug
Baby, I wanna kiss you for life

LYRICS PUBLISHED BY: PROMOTER MUSA

Watch Victor Ruz – Kikomando Lyrics Video

Watch Now

Leave a Comment